|
Bya Ahmed Kateregga ne Ahmed Mukiibi
|
|
Wednesday, 08 September 2010 15:31 |
|
POLIISI erwanyisa obujagalalo yawaliriziddwa oku-kuba omukka ogubalagala mu beekalakaasi abaabadde balwana e Namboole oluvannyuma lw’ababuvuka okulemwa okulonda abaku-lembeze baabwe nga beemulumulugunya nti mwabaddemu okubbira kungi.
|
|
Wednesday, 08 September 2010 15:31 |
|
KATIKKRO wa Buganda, Ying. JB Walusimbi ayozaayozezza Abasiraamu okutuuka ku Iddi el Fitri n’agamba nti empisa ennungi, obuntubulamu n’okukkiriza bye balaze mu kisiibo bagende nabyo mu maaso.
|
|
Bya SHAMIIMA nALUBUULWA
|
|
Wednesday, 08 September 2010 17:03 |
|
IDD lunaku lwa kusanyuka era bw’osiiba ofuna omusango. |
|
Bya Basasi ba Bukedde
|
|
Wednesday, 08 September 2010 15:31 |
|
POLIISI n’abebyokwerinda abalala gattako abakulira paaka za takisi ne bbaasi mu Kampala n’ebifo ebirala eby’olukale bategeezezza nti bongedde okunywezza ebyokwerinda okukakasa nti tewali bulumbaganyi bw’abatujju buddamu kukolebwa. |
|
Bya Muhammad Kawanguzi
|
|
Wednesday, 08 September 2010 15:28 |
|
ABAGISU abaabadde bazina akadodi baagoyeddwa loole eyalemeredde omugoba n’ebasabaala basatu ne bafiirawo ate 10 ne batwalibwa mu ddwaaliro e Mbale nga bali mu mbeera mbi.
|
|
Bya Tonny Nsoona
|
|
Wednesday, 08 September 2010 15:40 |
|
ABANTU basatu baafiiriddewo mbulaga loole lukululana bbiri bwe zaatomeraganye e Kakira ku luguudo oluva e Jinja okulaga e Iganga.
|
|
Bya Prossie kalule ne Deborah Nanfuka
|
|
Wednesday, 08 September 2010 13:46 |
|
ABANTU 13 baalumiziddwa mu kabenje akaagudde e Nnyimbwa ku luguudo lw’e Bombo takisi bbiri bwe zaatomereganye. Emu yabadde eyimiridde ku kkubo oluvannyuma lw’okwabika omupiira. |
|
Bya Musasi Waffe
|
|
Wednesday, 08 September 2010 15:31 |
|
ABABANJA Micheal Ezra bamutabukidde ne bagamba nti ssente zaabwe bazaagalirawo so si mwezi gumu nga bwe yategeezezza ne bagamba nti bamugumiikirizza ekimala ng’abawa ceeke ez’ebicupuli kyokka ne bamuttira ku liiso.
|
|
Bya Prossy Nanziri
|
|
Wednesday, 08 September 2010 15:40 |
|
OMU ku babanja Micheal Ezra amuguddeko omusango gw’okumuwa ceeke ey’ekikwangala ya doola 550,000 (mu zawano obukadde 1,200). |
|
Wednesday, 08 September 2010 13:47 |
|
Kuno kwe kwogera kwa Pulezidenti Musevenieri bammemba ba NRM abali e Namboole nga bwe kufunziddwa AHMED KATEREGGA: |