PAASITA Willian Muwanguzi ‘Kiwedde’ akoze effujjo e Nateete n’aggyayo emmundu n’akuba mu bantu amas...
Ssenga wa leero
Katuuni ya leero
Omubaka omukazi owa Kampala, Nabilah Ssempala kakuyege amutaddemu obumodi okusobola okusigaza ekifo kye.
Ensi kuyiiya. Omuwagizi w’omupiira lukulwe, Jackson Ssewannyana abangi gwe bamanyi nga Anko Mmane bwe kituuka ku ky’okun- oonya ensimbi teyeekwatakwata....
Munya y’asinga okufuluutaBuli ali mu nju ya Big Brother alina omuze gwe. Mwana mulenzi Munya okuva mu Zimbabwe ogugwe gwa...
OMUBAKA wa Arua, Christine Barko ajereze bw’abaserikale nga bwe basula obubi ekibaleetera okunyumya akaboozi mu nkukutu ng’abaana tebawulira.
Omumyuka wa Meeya wa Kampala, Florence Namayanja, akalulu ka Bukoto East kamuwuuba.
OMUBAKA wa Lubaga South, Susan Nampijja ‘Da Woman’ muwala wa Ken Lukyamuzi emyaka 5, gy’amaze mu Palamenti tegimusaze.
ABABADDE babungeesa olugambo nti omu ku bakulu b’ekibuga Kampala alyawo omuyimbi Desire Luzinda muli ku bikadde. Ge tulobye gagamba nti...
ABASERIKALE ennaku zino bali ku muyiggo gw’abavuzi ba bodaboda abatalina bisaanyizo mu kibuga omuli ebikoofiira, pamiti ne layisinsi.